logo

Celebrate

logo
الكلمات
Everyday nze nsazewo it be my day

Abenuggu kakibalume

Guno omulembe gwange nange

Kuba omuziki tugufumba naye akatale

Nabakazi batulimba abo bagala money

Gavumenti eyatuzimba ate nekola dirty

Nga tolina fite city kili pity

Kyenva nyaamu oh oh yeah

Kyenva nvimbamu oh oh anti ndi bwomu ohh oh

Kola party kola party mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama

Apaana eno ensi wesanyuse mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama ahh ah yeah

Ndi vimbisa nzija bakuba bidongo

Nzija bakuba bidongo

Nva Kampala mungu yatuwa obwongo

Mungu yatuwa obwongo

The way she do me

She say baby boy don't stop

Me want to give you everything

Me want you ketchup no oh

Give me nonstop ohh oh

Kuba omuziki tugufumba naye akatale

Nabakazi batulimba abo bagala money

Gavumenti yatulimba ate nekola dirty

Nga tolina fite city kili pity

Kola party kola party mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama

Apaana eno ensi wesanyuse mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama ahh ah yeah

Lemme celebrate life

Don't you distract me now oh

Lemme celebrate life

Don't you distract me now eh

So man ah put it on ah

No man ah badder dan ah

Ba rapper babifuna

Ba fala bibabula

No man ah judge another

Mukama yatulamula ah

Kuba omuziki tugufumba naye akatale

Nabakazi batulimba abo bagala money

Gavumenti yatulimba ate nekola dirty

Nga tolina fite city kili pity

Kola party kola party mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama

Apaana eno ensi wesanyuse mwana wa maama

Kasente oteleka ki wonolwaala

Sanyusa oyo omwana wa maama ahh ah yeah