menu-iconlogo
huatong
huatong
avatar

Nkakwanye ntya

Kenneth Mugabihuatong
McfixieUg🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬huatong
Liedtext
Aufnahmen
Uhmm

Nkalabira ku mabbali ngonda

Buli wensalawo ngende yo nkagambe ko

Nkomekerera nkayise ko

Walayi ntuyana

Nkyawandiika nkyarihaasinga

Noonya kayimba kamu kokka

Ngatta njawula ebigambo tebiwera

Ate ntya oka′ kantwalako

Akaana nkakwanye ntya

Nkakwanye ntya nkakwanye ntya

Nkakwanye ntya nkakwanye ntya

Nkakwanye ntya

Ebigambo mbijje wa

Nze mbijje wa mbijje wa

Oh mbijje wa nze mbijje wa

Mbijje wa

Olunaku luggwa ko

Buli wenkabuuza ko

Tekaba nga kategeera

Ekyama kyange

Ekiri ku mutima gwange

Ahh ggwanga mujje

Mukambuulize ko

Mbawo mu sanyu lyako

Mbawo mu naku yako

Lwakuba ko tekandaba

Nina omukwano gwa ko

Oh nina omukwano gwa ko oh

Akaana nkakwanye ntya

Nkakwanye ntya nkakwanye ntya

Oh Nkakwanye ntya nkakwanye ntya

Nkakwanye ntya

Ebigambo mbijje wa

Nze mbijje wa mbijje wa

Oh mbijje wa mbijje wa

Nze Mbijje wa

Akaana nkakwanye ntya

Baaba nkakwanye ntya nze

Oh nkakwanye ntya

Aha ahaa ahaa ahaaa ah

Ebigambo mbijje wa

Byonna byenakawandika

Tebikola oh oh

Kagambe

Nze ndi wano

Nina nina omukwano gwako

Mehr von Kenneth Mugabi

Alle sehenlogo