menu-iconlogo
huatong
huatong
avatar

Wamanyiza

Kenneth Mugabihuatong
McfixieUg🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬huatong
Letras
Grabaciones
Wamanyiza, esaawa bweziti mbeela nawe

Nemanyiiza okunyizanyiiza kwotadde nenyonyogeze

Ne'kachayi okuli omujja, ngo'sowodde nga tugeya emikwano

Leero oluddeyo, oluddeyo

Lwaki oluddeyo? Oluddeyo

Wamanyiza Wamanyiza

Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta

Wamanyiza Wamanyiza

Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta

Gw'akileeta... Gw'akileeta

Gw'akileeta... Gw'akileeta ahh

Wamanyiza, ntumiza obyo'kulya mukwano biwoze

Wamanyiza kati nze binsobedde baby, ne socks zibuze!

Silaba kinkeza waka. Gweyamanyiiza okukeela

Nebaka mu ttumbi, nkeela mu matulutulu

Baby nkuloota nga okonkona

Nsobedwaa... Nsobedwa

Nsobedwaa... Nsobedwaa

Wamanyiza Wamanyiza

Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta

Wamanyiza Wamanyiza

Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta

Gw'akileeta... Gw'akileeta! Ayi

Gw'akileeta... Gw'akileeta! ahh

Más De Kenneth Mugabi

Ver todologo
Wamanyiza de Kenneth Mugabi - Letras y Covers