menu-iconlogo
huatong
huatong
avatar

Nkwegomba

Kenneth Mugabihuatong
McfixieUg🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬huatong
Testi
Registrazioni
Nsikirizibwa, Okusemberera

Nzikiriza nkusemberere

Nsikirizibwa, Okutunulira, ah

Oli kifaananyi kyebatanasiiga

Katonda yawunda gwe neyewunya

Nzikilizibwa okukwatako oh

Ahh needa

Tonfuna bubi, Nze muno

Nkwegomba, nkulabamu abalongo

Abalina amaaso ng'agago

Ahh ahh

Nkwegomba, Nkwegomba

Bakuntondera, Bakuntondera

Ohhhh

Nze akusanira, Nze akusanira

Nkwegomba, Nkwegomba aahhh

Nsikirizibwa, Okusemberera

Buli bwoberawo, bukumi bwempulira

Nsikirizibwa n'okuwuliriza, aahhh

Bwoyogera zaabu y'afuluma

Buli bwoseka Mirembe gyempulira

Nyumirwa nyo, nga ompuliriza, baby yaah

Yongera onsese, nze no nyumirwa

Ogobye n'obutiti, okumye omuliro

Nsikirizibwa, n'okuba maama akaama

Nkwegomba, Nkwegomba

Bakuntondera, Nze bakuntondela

Nze akusanila, Nze akusanila

Nkwegomba, Nkwegomba

Omwana wabobwe

Ahhh Nkwegomba

Ahhh Wanzita

Ahhh Nze akusanila, ahh

Altro da Kenneth Mugabi

Guarda Tuttologo