menu-iconlogo
huatong
huatong
rema-namakula-bewithyou-cover-image

BeWithYou

Rema Namakulahuatong
woodmeisterhuatong
เนื้อเพลง
บันทึก
Yeggwe eyajja n'ekitangaala

Oggyawo enzikiza mu maaso

N'ondaga eby'ewala hmmm uh

Yeggwe ensulo y'ebimpoomera

Afuula amaziga essanyu

Yeggwe emunyenye y'ewala

Yeggwe akayimba akampoomera

Nga ne bwe nkawulira emirundi

Tekayinza kuntama

Era yeggwe ekisumuluzo ekyansumulula

Ensulo z'omukwano ne ziyiika

Kye nali sisuubira

You mean a lot to me

Byajja bigereke

Nze naawe tetuli nsobi

It's so plain to see

It's so plain to see

I wanna be with you

With you with you

Kambeere naawe

I wanna be with you

With you with you

Mpangaale naawe

I wanna be with you

With you with you

Leka ngume naawe

I wanna be with you

With you with you

Kansotye naawe

Nze nazuula bitansala

Eky'amaguzi nze aba omuzinga

Gw'oli mmaali nnyabula

Gwe lugendo lwe nneyama

Kantambule naawe mpolampola

Kasita teri yakuntuma

Yeggwe omuzungu mu nzikiza

Nga ne bwe banziba amaaso

Toyinza kumbula

Era yeggwe

Omumuli ogummulisiza

Gwe kitangaala ky'omukwano

Yeggwe gwe nalayira

You take my breath away

Oli ntunnunsi munda mu mutima

Bw'obula omusaayi gwesiba

Omusaayi gwesiba

I wanna be with you

With you with you

Kambeere naawe

I wanna be with you

With you with you

Mpangaale naawe

I wanna be with you

With you with you

Leka ngume naawe

I wanna be with you

With you with you

Kansotye naawe

Kankwagale leero

Olw'enkya simanyi kiriyo

Leka nkuwe ebirungo ebyokya

Guno omukwano muliro

I wanna be I wanna be

I wanna be with you

Njagala kubeera naawe sifa ku bantu

Newankubadde boogedde bingi about you

Osigala oli best of the best

I wanna be I wanna be

I wanna be with you

Njagala kubeera naawe sifa ku bantu

Newankubadde boogedde bingi about you

Osigala oli best of the best

I wanna be with you

With you with you

Kambeere naawe

I wanna be with you

With you with you

Mpangaale naawe

I wanna be with you

With you with you

Leka ngume naawe

I wanna be with you

With you with you

Kansotye naawe

Leka ngume naawe

Kansotye naawe

เพิ่มเติมจาก Rema Namakula

ดูทั้งหมดlogo