menu-iconlogo
logo

Sitya Loss

logo
Lời Bài Hát
Uncle

Enjole

Uncle (uncle)

Yelelele

Ye-leero

Yelelele

Ye-leero

Yeah-yeah

Kenzo

Yeah-yeah

Leeka nzine

Ne nzinamu mama

Obulamu bwakisera, ate omuziki zuri saana

Leeka nzine

Ne nzina mu

Bulamu bwa kiseera, ate omuziki tamu saana

Nze sitya loss (eh)

Sitya loss (eh!)

Nze sitya loss ndi boss

Sitya loss (unh)

Dance dance eeh yeah

Yeffe abavubuka envumulo (envumulo)

Yeffe abavubuka envumulo

Akaleero kasonga, nkakubye ndi mu-mood ya kigooma

Sagala nyombo, kubanga eno sawa ya ndongo

Mbagambye sagala nyombo, eno sawa ya kikiri

Wama sembera

Bulamu bwasooba

Jangu twetale

Byansi bya kuleeka

Leeka nzine

Ne nzinamu mama

Obulamu bwakisera, ate omuziki zuri saana

Leeka nzine

Ne nzina mu

Bulamu bwa kiseera, ate omuziki tamu saana

Nze sitya loss (eh)

Sitya loss (eh!)

Nze sitya loss ndi boss

Sitya loss (unh)

Dance dance eeh yeah

Abange! Buno obulamu bumpi

Nze nkugambye, kale mundeke nange

Bwe nzijukiramu gyenvudde

Ne ndowooza ate kubanafe

Batulekawo da da

Nebagenda e Kaganga

Etali musaana

Oh mama oo lala yeah

Oh agaliba (enjole)

Oh agaliba (enjole)

Kati tobako nakyongamba

Jangu omuziki tugusambe

Nkugambye tobako nakyongamba

Jangu eno twekyange

Ah yelelelele (enjole)

Ah yelelelele yeah

Leeka nzine

Ne nzinamu mama

Obulamu bwakisera, ate omuziki zuri saana

Leeka nzine

Ne nzina mu

Bulamu bwa kiseera, ate omuziki tamu saana

Zzinamu (eh)

Zzina (eh)

Zzina mu awo zzina

Zzina mu (eh)

Zzina (eh)

Zzina mu awo zzina

Yelelele

Ye-leero

Yelelele

Ye-leero

Uncle

Uncle

Uncle

Uncle

Uncle

Uncle

Nze tomaala

Uh tonewa

Ndeka tomaala

Maama tonesipata oh

Leeka nzine

Ne nzinamu mama

Obulamu bwakisera, ate omuziki zuri saana

Leeka nzine

Ne nzina mu

Bulamu bwa kiseera, ate omuziki tamu saana

Nze sitya loss (eh)

Sitya loss (eh!)

Nze sitya loss ndi boss

Sitya loss (unh)

Dance dance eeh yeah

Enjole

Big Talent enjole

Yeffe abavubuka envumulo (Kampala boys)

Yeffe abavubuka envumulo

Eno beat ya Baur

Sitya Loss của Eddy Kenzo - Lời bài hát & Các bản Cover