menu-iconlogo
logo

Malaika Wange

logo
Letras
Hey yeah-yeah

Hey hey hey

Bulikumakya nsaba katonda, tuleme Kwawukana

Nabuli kiro era musaba, akukume

Nemwebaza, okumpa ekirabo ekyomuwendo

Yampa gwe, era gwe Malayika wange

Mpulira emirembe muli, ngatuli fembi

Yegwe, akomyawo emeeme, emeeme

Mukwano, onsingira feza ne zabu

Olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako

Yegwe gwembadde ninze, yegwe

Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe

Olese esuubi, mubulamu bwange

Amazima olese essanyu, ely'enjawulo

Era gwe malayika wange

Yegwe gwembadde ninze, yegwe

Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe

Olese esuubi, mubulamu bwange

Amazima olese essanyu, ely'enjawulo

Era gwe malayika wange

Wadde, ngatufunye ebizibu sirivawo

Wadde abatuwalana bogera, ezo ngambo zabwe

Sirikuleka, kuba gwe ekirabo ekyomuwendo

Nfunye gwe, essanyu lyange likomyewo

Mpulira emirembe muli, ngatuli fembi

Yegwe, akomyawo emeeme, emeeme

Mukwano, onsingira feza ne zabu

Olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako

Yegwe gwembadde ninze, yegwe

Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe

Olese esuubi, mubulamu bwange

Amazima olese essanyu, ely'enjawulo

Era gwe malayika wange

Gwe, omulungi gwenjagala

Era gwendaga, buli wamu awanuma

Nze njagala, nga nsula nawe nga dya nawe ntambula nawe mpumula nawe

Nkadiwe nawe omu, eeh eh

Omulungi eeh ehhh

Yegwe gwembadde ninze, yegwe (yegwe)

Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe

Olese esuubi, mubulamu bwange

Amazima olese essanyu, ely'enjawulo

Era gwe malayika wange

Yegwe gwembadde ninze, yegwe

Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe

Olese esuubi, mubulamu bwange

Amazima olese essanyu, ely'enjawulo

Era gwe malayika wange (baby)

Ooooh oh baby

Malayika wange